Mbuuzi,Mbwaa ne Ntee baali bakwano balungi. olunaku lumu bangendda kulugenddo mu taxi.
Batuuka nkunkomelelo yo lugendo. Avuga nabagamba basasule. Ntee nasasule eziize.
Mbwaa yasasula nyiji,kubanga teyalina sente ntuffu.
Omuvuzii yaalialikumpii kuwa mbwa change yee. Twali tulyawo, mbuuzi naduuka nga tasasudde.
Omuvuzii yanyiga nyo. Yavuga navawo nga tawadde mbwa change yee.
Kyekyo lwakii nekati, mbwa adukiira motoka kulingiza munda. Anoonya omuvuzi gwabanja change.
Mbuuzi adukka ku dobozi lye mootoka. Alina okutya nti bajamusiba ku lwo butasasula entabula yee.
Ntee tafayo ku motoka. Ntee atwaala obudde bwe nga asaala olugudo. Amanyi yasasula entabulaa yee mubujuvu.