Njagala nyo okusoma
Letta Machoga
Vusi Malindi

Njagala nyo okusoma.

1

Nze ekisera kyona ngenda nesoma ne mikwanojange.

2

Omuusomesa wange anyamba okusoma kusomero.

3

Ani gwenyiza okusomeramu?

4

Nze nsoma ne mikwanojange.

5

Ani gwenyiza okusomeramu?

6

Taata wange ne jjajja wange omusajja balina bwebakola.

7

Ani gwenyiza okusomeramu?

Nsobola okwesomera!

8
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Njagala nyo okusoma
Author - Letta Machoga
Translation - Stellah Nakiranda
Illustration - Vusi Malindi, Wiehan de Jager
Language - Luganda
Level - First words