Okubala kkapa
Nina Orange
Jesse Breytenbach

Kkapa ziri mmeka?

Tewali kkapa 0.

1

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa eri emu 1.

2

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri bbiri 2.

3

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri ssatu 3.

4

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri nnya 4.

5

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri ttaano 5.

6

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri mukaaga 6.

7

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri musanvu 7.

8

Kkapa ziri mmeka?

Kkapa ziri munaana 8.

9

Kino kiki kyetulaba? Omwana wa kkapa alalidde muti!

"Ngenda ku tasa!"

10

"Maama, bambi tukasigaze? Kekasembayo."

Kkapa ziri mmeka? Ziri mwenda 9.

11
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Okubala kkapa
Author - Nina Orange
Translation - Nalwoga Sandra
Illustration - Jesse Breytenbach
Language - Luganda
Level - First words