Gonya ne Wambwa
Candiru Enzikuru Mary
Rob Owen

Olunaku lumu, Wambwa yasanga amajji ku nnyanja.

1

 Nateka
amajji kumi munsawo.

2

Wambwa yalabirila amajji era negakuma nga
gabuguma.

3

Gonya yabuza Wambwa nti, "olabyeko ku majji
gange?"

4

Gonya yabuzza ensolo zonna kunsonga ya majji
ge.

5

Kumbe, amajji gali galulwa limu ku limu.

6

Wambwa yali tesobola kuwa gonya ento mere
emala.

7

Olunaku lumu, gonya yawulila embuto za gonya
ento ngazegulunga!

8

kyeyava ayayingira munyumba ya wambwa munda
nakuba wambwa nomukira gwe.

9

Gonya yagoba Wambwa paka wansi mulugudo.

10

Wambwa kyeyava ayimilira nagamba Gonya nti,
“nsonyiwa!”

11

Gonya bambi yamusonyiwa era nagenda nawugga na
baanabe.

12
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Gonya ne Wambwa
Author - Candiru Enzikuru Mary
Translation - Ruth Nakabuuka
Illustration - Rob Owen
Language - Luganda
Level - First words