Enkumbi ye wali nyiimpi nyoo.
Omulyango gwe gwali wansi nyoo.
Obuliri bwe bwali bumpi nyoo.
Egaali ye yali nyiimpi nyoo.
omusajja yali muwanvu nyoo.
Yakolayo enkumbi nga eyina ekigi kwasa ekiwanvu enyoo.
Yakoola omulyango omuwamvu enyoo.
Yakoola obuliri obuwanvu enyoo.
Yaguula egaali empaanvu enyoo.
Yatula kuntembe empaanvu enyoo.Naalya ne wuma empaanvu enyoo.
Yalekulira amakage na beeranga mukibira emyaaka mungi.