Mukasigo akato: Olugero lwa Wangari Maathai
Nicola Rijsdijk
Maya Marshak

Kukyalo ku kaselegeto ko olusozi lwe kenya mu yist afrilica,akawala akatono kakola nga mu kisawe ne mama waako.Amanya gaako gaali Wangari.

1

Wangari yayagala nyo okubela wabweru.Munimiro yemele yaboluganda namenya etaka ne jambiya.Ya nyigira obusigo obu tini mu nsi ebuguma.

2

Olunaku lwe olusinga lwali kawugenzi.Bwebwaziba nga okulaba ebimera,Wangari yamanya kali kasera ka kugenda waka.Yali agobelera akakubo a katono akayita mubisawe,okusala enyanya nga bwa genda.

3

Wangari yali mwana mugezi nga ntayinza kulinda ku ngenda kusomelo.Naye mama we ne tata bali bagala a sigale.abayambe koawaka.Bweyali emyaka musanvu,muganda we omulenzi omukulu ya sikiliza basade be okumuleka agende kusomelo.

4

Ya yagala okuyiga! Wangari yayiga binji mu bitabo byeyasoma. Ya kola bulungi nyo kusomero ne bamwaniliza okusomela mu United States ya Amerika. Wangari yali musanyufu! Abade ayagala okumanya ebintu binji ku nsi.

5

Ku universite ya Amelica Wangari gyeyayigila ebintu ebipya bingi.Yasoma ebimela ne jebikula mu.Na jukiila bweyakulamu:nga azanya emizanyo ne baganda be abalenzi mu bisikilize bye miti mu biibila ebilungi ebya banakenya.

6

Bweyeyongera okuyiga,jeyeyongera okumanya nti yali ayagala abantu ba kenya.Ya yagala babele basanyufu.Gyeyeyongera okuyiga,jeyeyogera okujukila amakage mu aflica.

7

Bweyali ya kamaliliza emisomo je,ya komawo e kenya.Naye ensi ye yali ekyuse.Enimiro enene zali zi geze okusala mu bibanja.Abachala tebayina nku ezo kukuma omulilo gwo ku bumba.Abantu bali bavu na baana bali bayala.

8

Wangari yamanya ekyokukola.Ya somesa abachala okusimba emiti okuva mu singo.Abachala batunda emiti ne bakozesa sente okulabilila abengada zabwe.Ela basanyuka nyo.Wangari yali yabayamba okuwulila amanyi.

9

Ekisela bwe kyayitawo,emiti emipya negikula mu bibila,ne nyanja ne zitandika okukulukuta nate. Awo obubaka bwa Wangari nebusasana okwetolola Afilica.Leero,obukade bwe miti bukuze mu singo za Wangari.

10

Wangari yali yakola nyo.Abantu mu nsi yona balaba,neba muwa ekilabo ekyo kumanyika.bakiyita ekilabo kye emilembe gyo bwesigwa,ate omuchala eyali asoka mu Aflica okuchifuna.

11

Wangari yafa mu 2011,naye tumulowoza ko buli kisera lwe tulaba omuti omulungi.

12
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long as you attribute in the following way:
Mukasigo akato: Olugero lwa Wangari Maathai
Author - Nicola Rijsdijk
Translation - Gloria Njeri
Illustration - Maya Marshak
Language - Luganda
Level - First paragraphs